VIDIYO! Spice Dian awangudde empaka z’okulaga vuvuzera mu HD, alaze lwaki bagikoona
Oluvanyuma lw’omuyimbi Spice Dian okumenya likodi ku Freedom City ng’omuyimbi mu Uganda akyasiinze okufuna abantu abangi mu konsati abamu ne baganibwa okuyingira, nate afulumizza oluyimba olupya ‘Binyuma’.
Oluyimba ‘Binyuma’ lwa mukwano era Spice atandiise okunoonya engeri ez’enjawulo okulumanyisa abantu n’okusingira ddala abawagizi be.
Spice asobodde okweyambisa omukutu ogwa Instagram ng’ali ne mikwano gye okulaga emibiri wakati mu ssannyu ku luyimba lwe ‘Binyuma’.
Mu Vidiyo, abadde n’abawala 4 ate nga bonna balabika bulungi kyokka alaze nti ye wanjawulo nnyo kuba abadde ayambadde mu ngeri y’okulaga vuvuzera mu DH n’okulaga lwaki abantu banyumirwa ennyimba ze anti endongo bagikoona.
The post VIDIYO! Spice Dian awangudde empaka z’okulaga vuvuzera mu HD, alaze lwaki bagikoona appeared first on Galaxy FM 100.2.
0 Response to "VIDIYO! Spice Dian awangudde empaka z’okulaga vuvuzera mu HD, alaze lwaki bagikoona"
Post a Comment