Naye omusajja omutuufu aba na yinci mmeka eza waaya?, Dr. Kim akoze okunoonyereza, alabudde abaami okukomya okwenyoma mu kisenge

Naye omusajja omutuufu aba na yinci mmeka eza waaya?, Dr. Kim akoze okunoonyereza, alabudde abaami okukomya okwenyoma mu kisenge

Kyaddaki Dr. Kim okuva mu ggwanga erya China afulumizza okunoonyereza kwe ku sayizi y’obusajja eri abasajja bonna mu nsi.

Dr. Kim agamba nti okupima sayizi y’obusajja, omusajja yenna lina okufuna maanyi g’ekisajja naye obusajja bubeera mu yinci 3.61 oba 9.61.

Ate omusajja bw’afuna amaanyi, abasinga babeera mu 5.16 yinci oba 13.12cm.

Agamba nti mu bugazi, obusajja bw’omusajja yenna nga tebufunye maanyi bubeera ku yinci 3.66 ne 9.31. Ate bw’afuna amaanyi abasinga baweza yinci 4.59 oba 11.66 wabula waliwo abasukka mu sayizi ng’abo banene nnyo.

Dr Kim era agambye nti buli musajja alina sayizi ye ate buli sayizi esobola bulungi nnyo okuzaala omwana n’okutuusa omukyala yenna ntikko singa omusajja ategeera okugikozesa obulungi kuba

obusajja obusinga obutono buweza yinci 1.6 oba 4 ate obusinga obunene bwa yinci 10 oba 26.

The post Naye omusajja omutuufu aba na yinci mmeka eza waaya?, Dr. Kim akoze okunoonyereza, alabudde abaami okukomya okwenyoma mu kisenge appeared first on Galaxy FM 100.2.



0 Response to "Naye omusajja omutuufu aba na yinci mmeka eza waaya?, Dr. Kim akoze okunoonyereza, alabudde abaami okukomya okwenyoma mu kisenge"

Post a Comment